Poliisi egenda kukola ebikwekweto bya House party

Omwogezi Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo; “Tutemezeddwako nti waliwo abantu abakozesa omukisa gwa curfew nebagula omwenge nga obudde bukyali olwo nebayita mikwano gyabwe nebakola ‘house party’ mu ggandaalo lya weekend.

Bano bavaayo ku makya ssaawa kumi nabbiri n’ekitundu okudda awaka. Weekend eno twetegese okukola ebikwekweto teri house party ndala.”

Leave a Reply