Poliisi etayizza ab’ebijjambiya abaalumbye amaka g’ofiisa wa Poliiisi ne
bamuteekako ekiso ku bulago nga bamusaba ssente n’ekubako basatu
amasasi
Bino byabadde mu maka ga ofiisa wa poliisi (SP) Marion
Nyamaizi akolera mu kitongole kya poliisi ekinoonyereza, okuteeketeekera
n’enkulakulakulana e Naggulu.