Poliisi ekubye tear gas mu bayizi e Matugga

Uganda Police Force okuva e Matugga, mu Disitulikiti y’e Wakiso ewaliriziddwa okukuba omukka ogubalagala okusobola okugumbulula abayizi b’essomero lya Brethren College Kiryagonja Matugga ababadde beridde omuguju nga bawakanya ekya Bawannyondo ba Kkooti okukwata Director w’essomero n’okumugoba ku ttaka.

Leave a Reply