Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga vweyakutte Aisha Katushabe ng’ono nga yagiddwa Hoima kigambibwa yabadde atuuse ssente ku ba ADF, Ssanyu Nakitende kigambibwa nti ono yeyanona ssente okuva e South Africa, Bishop Jakero kigambibwa nti yabadde akwekanga abantu bano mu Njeru – e Buikwe.
Kigambibwa nti ye Ramadhan Waibi ne Nakitende babadde batambulira ssente ngera babadde bakufuna Ddoola 114,000.