Omwogezi w’ekitongole kya CID @CharlesTwiine agamba nti @PoliceUg yakutte emotoka eno agafemulago oluvannyuma lwokulabwa ku kkamera ng’ettika abantu 14 neyolekera e Kayunga. Bwebagikutte abantu 4 bebakwatiddwa ate abalala nebadduka. Bano bakutwalibwa mu Kkooti bavunaanibwe. https: