Poliisi ekutte askari alowoozebwa okwenyigira mu butemu

Uganda Police Force y’e Katwe ekutte omukuumi wawaka Tuku Geoffrey, okuva gyabadde yekwese mu Ndeeba. Kigambibwa nti Tuku abadde yadduka nga kigambibwa nti yandiba nga yenyigira mu ttemu ly’abantu ababiri okuli; Turyasingura Patrick ne Akandonda Ronald mu maka ga Tumwine Charles agasangibwa mu mu Simbwa zone e Kabowa, Rubaga parish emirambo gyabwe negisuulibwa mu septic tank.

Leave a Reply