Poliisi ekutte Bakaleke

Omusirikale wa Poliisi abadde yadduka akwatiddwa oluvannyuma lwemyaka 5. Ono avunaanibwa emisango okuli ogwokuwamba, obufere wamu nokuggya ssente ku mpaka okuva ku Bannansi ba Rwanda n’emisango emirala. Kinnajukirwa nti ono yavaayo nalaajana ngwe bwewaliwo abaali bamuyigga.
Leave a Reply