Uganda Police Force mu Disitulikiti y’e Masaka ekutte omukyala ategeerekeseeko erya Namawejje nga kigambibwa nti ono yeyabadde mu katambi akatambuzibwa ku mutimbagano nganywesa omwana wamulirwana we omusulo ssaako n’okumuliisa empitambi.
Namawejje yegayiridde asonyiyibwe nga agamba nti naye tamanyi kyamutuuseeko.