Abakungu okuva mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Ddagala mu Ggwanga e Uganda National Drug Authority nga kikolera wamu ne Uganda Police Force olunaku olwaleero bakutte Ssali David nga bagamba abadde awa obubaka obuwudiisa ku kirwadde kyakawuka akaleeta mukenenya nti abuwonya.
Poliisi ekutte Ssali
