Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nti omuduumizi w’ebikolwa bino ebyobutujju y’e Meddie Nkalubo aka Martin (mu kifaananyi), kigambibwa nti Nkalubo yaduumira ebikolwa ebyobutujju mu Ggwanga nti era muduumizi w’abayekera ba ADF nga kati ali DRC.
Kigambibwa nti ono yeyakulembeddemu obulumbaganyi bw’e Komamboga ne Poliisi y’e Kawempe gyebuvuddeko.