Abasirikale ba Uganda Police Force okuva mu kitongole eky’embwa ezikonga olusu ngabayita mu Kikuubo mu Kampala ngekimu ku byateereddwawo okwongera ku byokwerinda mu Kibuga Kampala oluvannyuma lwa Gavumenti ya Bungereza okulabula nti abatujju bandikuba Uganda awabi.
Kati e Kikuubo kiggalwa ku ssaawa ssatu ez’ekiro.