Poliisi erangiridde ekikwekweto ku booda booda abatambala Helment

Omwogezi w’Ekitongole kya Uganda Police Force ekivunaanyizibwa ku bidduka SP Kananura Micheal avuddeyo nategeeza nga Poliisi okutandika n’olunaku olw’enkya bwegenda okuttukiza ebikwekweto byokukwata oyo yenna anasangibwa ngavuga piki piki wabula nga talina kikofiira ki katamu.
Leave a Reply