Poliisi etandise omuyiggo gwa Bannansi ba Egypt abatembeeya essippiti
Omwogezi wa Minisitule evunaanyizibwa ku nsonga z’omunda mu Ggwanga Simon Peter Mundeyi avuddeyo nategeeza nga bwebatandise omuyiggo gwa Bannansi ba Egypt abatembeeya essepiti mu Kampala.