Poliisi etandise omuyiggo gwabasse abantu e Mukono

Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga yavuddeyo nategeeza; “Uganda Police Force eya Kampala Metropolitan Police East ne y’e Mukono zitandise okuyigga ekibinja ky’abantu 5 abakakkanye ku bakuumi b’essomero lya St. John S.S. erisangibwa e Kyawambago, Nakisunga Sub-county, mu Disitulikiti y’e Mukono nebabatta n’oluvannyuma nebamenya offiisi y’Omukulu w’essomero wamu ne Bursar nebanyaga ssente n’ebintu ebirala.”

Leave a Reply