Uganda Police Force yebulunguludde ekitebe kya Democratic Party Uganda ekisangibwa ku Balintuma oluvannyuma lwa Bannakibiina okulangirira nga bwebagenda okuwamba offiisi zonna oluvannyuma lwa Pulezidenti w’ekibiina Norbert Mao okuweebwa obwa Minisita.