Poliisi ye Rwanda ekubye omujaasi wa DR Congo amasasi agamutiddewo ng’ono kigambibwa nti abadde akukuba amasasi mu bajaasi ba Rwanda nalumyako 2 awamu n’abantu ababadde batambula ku nsalo ye Petite Barrier amakya ga leero ku Lwokutaano.
Bino webigidde nga Bannansi ba DR Congo bakyagenda mu maaso okwekalakaasa nga balumiriza Uganda ne Rwanda okwenyigira mu nsonga zabwe.