Pulezidenti asiimye abasirikale ba UPDF

Pulezidenti KagutaMuseveni atenderezza basajja be ab’eggye lya UPDF ery’omubanga olw’omulimu gwe bakoze okufufugaza abayeekera b’akabinja ka ADF mu bibira bye Congo mu kikwekweto kyebaatuuma Operation Shuja.
Eggye lya UPDF lino lyegatibwako erya Congo nebakola ennuumba ez’enjawulo ezaaleka akabinja ka ADF nga kakendedde amaanyi.
Leave a Reply