Pulezidenti ekibba ttaka kisusse mu Bunyoro – Hon. Tinkasiimire

Omubaka wa Buyaga West Banabas Tinkasiimire avuddeyo nasaba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okuyingira mu nsonga zabantu abagobebwa ku ttaka naddala mu Gombolola y’e Ndaiga nga kikuumidde abantu mukutya nga tebasobola nakukulaakulanya kitundu.
Leave a Reply