Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni enkya yaleero asitudde okwolekera eggwanga lya Socialist Republic of Vietnam gyagenze ku bugenyi obutongole. Eno wakusisinkana Pulezidenti Nguyễn Xuân Phúc bateeke omukono ku ndagaano yenkolagana wakati w’amawanga gombi.
“Ntuuse bulungi e Hanoi, mu Vietnam okwetaba okusisinkana Pulezidenti Nguyen Xuan Phuc.”