Pulezidenti Museveni akoze enkyuukakyuuka mu Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force ACP Rusoke Kituuma avuddeyo nategeeza nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ngomuduumizi w’okuntikko bwakoze enkyuukakyuuka wamu n’okukuza abamu ku basirikale ba Poliisi; SCP Apora James akuziddwa natuusibwa ku ddala lya AIGP nalondebwa nga Director Engineering and Logistics, SCP Niwabiine Lawrence kati AIGP era alondeddwa okufuuka Director if Traffic and Road Safety, SCP Obwona Joseph kati AIGP alondeddwa okufuuka Director Interpol and International Relations, SCP Tanui Stephen kati AIGP alondeddwa okufuuka Director Fire and Rescue Services ne SCP Musana John Geoffrey kati AIGP era alondeddwa okufuuka Deputy Director Engineering and Logistics.
Leave a Reply