Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ffe nga National Resistance Movement – NRM, tubadde tubuulira bumu kuba nayo ddiini ku lwayo. Obumu gemaanyi. Tunoonya bantu balungi, so ssi ddiini. Nabwekityo nsiima nnyo abakulembeze b’obusiraamu mu Yuganda olwokutuuka ku nzikiriziganya.”
Pulezidenti Museveni asisinkanye abakulembeze b’Obusiraamu
