Pulezidenti Museveni asisinkanye abasigansimbi

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nayaniriza abasuubuzi okuva mu Lohana business community okuva mu Nsi ezenjawulo abazze mu Yuganda okweyambisa omukisa gwebikozesebwa mu makolero gwetulina mu Yuganda. Yuganda egenda mu maaso okusikiriza Abasigansimbi abetegefu okuwagira ekyokwongera omutindo ku bintu.
Ebyenfuna byaffe bisobola okukula ku misinde egyamaanyi okutuuka ku kitundu kya trillion dollars singa twongera omutindo ku bikozesebwa mu makolero. Mbebaza era mbaagaliza buwanguzi.”
Leave a Reply