Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asisinkanyemu amyuka Pulezidenti wa Liberia, Jewel Howard Taylor nebabaako ensonga zeboogeramu naddala ez’okutuusa amawanga gano gombi mu lubu lwago agali yaddeyaddeko mu by’enfuna nobutebenkevu. Ensisinkano eno ebadde mu maka g’obwapulezidenti Entebbe