Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nategeeza nga Gavumenti ye bwegenda okwongera amaanyi mukulaba nti ebyenjigiriza ebyobwereere mu masomera ga Gavumenti bitambula bukwakku mu myaka 2 egiggya.
Pulezidenti okwogera bino abadde ku nsonga y’abaana abakyava mu masomero ga Gavumenti lwa bisale bya ssomero.