Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olunaku olwaleero atongozza Ankole Presidential Skilling Hub esangibwa e Kashari, mu Disitulikiti y’e Mbarara.
Pulezidenti ategeezezza nti kirungi nnyo okulaba nti hub zino zitandise okuteekawo demonstration farms ezijja okusomesa Abavubuka okukozesa ettaka lyebalina okufuna ensimbi.
#ffemmwemmweffe
Pulezidenti Museveni atongozza Ankole Presidential Skilling Hub
