Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni atuuse mu kibuga Oyo-Ollombo ekisangibwa mu Cuvette Region mu Ggwanga lya Republic of Congo gyagenze ku mirimu emitongole ku bugenyi gyeyayitiddwa munne bwebafaananya emirimu Pulezidneti Denis Sassou Nguesso.
Pulezidenti Museveni atuuse Congo
