Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nga nsinziira mu maka gange e Rwakitura, njogeddeko ne ba Mobilizer ba National Resistance Movement – NRM 300 nga babadde Kampala nga mpita ku Video Conference Abazzukulu gyebayita Zoom.
Neebaza nnyo; abavubuka n’abakyala okuva e Mengo, mu Ghetto e Kamwokya, abasuubuzi mu arcade ne Kasokoso.
Banange mwebale nyo!”