Arshburg Katto avuddeyo nawandiikira Pulezidenti Museveni ebbaluwa; “Ssebo Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni
, sijja kulekerawo kukwebaza olw’ente zewampa bwenakyala ku ffaamu yo e Kisozi kuntandikwa y’omwaka guno. Wabula eky’enaku ente bwezatuuka ku Okello House mu Kampala nezibulawo bwe pyuu. Simanyi oba zalimu obufuusa naye zabulawo oba zezaali eza Bihogo
Mpozzi nga zadduka nga Chepte zifune omuddaali gwa zzaabu, naye ebirala njakubikubuulira nga nzizeemu okukulaba.
Ente zokka zensigazza zezo zenina mu bifaananyi EZADDALA OMULAALO TEYAZITUUSA, YADDE AKOOYA KAMU BWEKATI “