Pulezidenti Museveni mu 1986

#EbirwaBikyuuka;
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu 1986 yagamba nti ebintu ebikulu byeyalina okutandikirako kwekuzzaawo demokulasiya wamu n’okukuuma abantu n’ebintu byabwe. Yagamba nti eggye lye lyerisinga empisa kuba lyali livunaanye abantu 5 ab’eggye lino lwakutta Bannayuganda.
#NRMAt36
Leave a Reply