PULEZIDENTI MUSEVENI MWAGALA NOKUSINGA BAKYALA BANGE – SHIEK GUGGWA

PULEZIDENTI MUSEVENI MWAGALA NOKUSINGA BAKYALA BANGE – SHIEK GUGGWA https://youtu.be/qeoTXhhMDPE
Kampala Regional Khadi, Sheikh Sulaiman Guggwa avuddeyo nategeeza nti wadde nga alina Abakyala naye mu bulamu bwe Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yasooka mu bulamu bwe era amwagala nnyo okusinga ekirala kyonna. Shiek Guggwa mu bigambo bye agamba nti ayagala nnyo Pulezidenti Museveni okusinga bakyala be nti era mmwe abatamwagala mwetuge oba muwanganguke.
Ono ajjukirwa bweyavaayo nategeeza nti abo bonna abawakanya Pulezidenti Museveni bagende basome Bayibuli oba Kulaani kuba ono kabonero ka mukisa eri Yuganda okuva eri Katonda nti era okuleka ngowakanya Katonda kuba yeyamusindika era yasobola yekka okumuggya mu ntebe.”

Leave a Reply