Pulezidenti wa Democratic Party Uganda era Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ekitongole ekiramuzi mu Ggwanga Norbert Mao; “Nyinza okuba nga sikiriziganya na Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku bintu ebimu, wabula nsazeewo okumwesiga nti ayagala Bannayuganda nti era akulembeza Yuganda mu bintu byonna. Musobola okunenya olwokumwesiga.”