Bannassaayansi basabye Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agire ngalindako okuggulawo Eggwanga okumala wiiki endala bbiri ngabakugu bwebetegeereza n’okwekkaanya omicron variant ya Ssenyiga omukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19.
Ggwe kino okyogerako ki?