Pulezidenti Museveno boogerezeganyizzaamu ne yaliko Pulezidenti wa Russia

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nafunye omukisa okwogerako neyali Pulezidenti wa Russia era Ssentebe wa United Russian Party H.E Dmitry Medvedev nga mpita ku Zoom. Natuusizza okusiima kwange eri Soviet Union olwobuyambi bweyatuwa mu biseera byokulwanyisa abafuzi bamatwale mu gyenkaaga wamu n’okutuyambako mu kuzimba eggwanga lyaffe nga bayita mu byobusuubuzi, ebyobulimi, amakolero nebyokwerinda.”

Leave a Reply