Omubaka w’Abakyala ba Disitulikiti y’e Bugweri Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Rachael Magoola yatuukirizza ekisuubizo kyeyakola eri abantu bakiikirira ekyokubagulira emotoka agafemulago nga anoonya akalulu. Yagibakwasizza olunaku lweggulo.