SACCO ya Poliisi eduukiridde abasirikale ba Poliisi abalumizibwa mu bbomu

SACCO ya Uganda Police Force eya Police Exodus SACCO eduukiridde abasirikale ba Poliisi abalumizibwa mu kutulika kwa bbomu nga 16-November-2021 mu Kampala. Abasirikale ba Poliisi 20 bebalumizibwa mu kubwatuka kwa bbomu.
Ttiimu ya y’abasirikale bakulembeddwamu SP Napokoli Andrew, bawaddeyo ebintu bino eri DPC CPS-Kampala, ASP Wotwali Ronald.
Leave a Reply