Samia Suluhu alayiziddwa nga Pulezidenti wa Tanzania

SAMIA SULUHU ALAYIZIDDWA NGA PULEZIDENTI:
Abadde Omumyuuka wa Pulezidenti wa Tanzania John Pombe Magufuli eyafudde, Omukyala Samia Suluhu Hassan akubye ebirayiro ebimufuula Pulezidenti wa Tanzania omuggya. Ono afuuse omukyala asoose okubeera Pulezidenti wa Tanzania nga wakumalako ekisanja kya Magufuli kyabadde yakatwalako emyezi eno okutuusa mu 2025.
Leave a Reply