Steam bath ne Sauna y’ekifo ekimanyiddwa nga Matomachi okumpi ne Quality Super Market ku luguudo lwa Naalya-Namugongo yayabise akawungeezi kaleero. Wabula mpaawo muntu yalumiziddwa.
Sauna eyabise e Naalya