Omubaka wa Parliament of Uganda David Wakikona abadde agambibwa okubulira e Kenya kyaddaaki azuuse. Oluvannyuma lw’amawulire okusaasaanira eggwanga ngono bwabuze aliko Bannamawulire baakubidde essimu nabategeeza nti ali mu Kampala era abaagala okumulaba bamusange ku palamenti.