Sipiika asinga abazibba nebatabaako kyebakolera bantu baabwe – Chris Obore

Chris Obore nga ye Director, Communication & Public Affairs owa Palamenti avuddeyo ku nsimbi y’omuwi w’omusolo abantu gyebanenya Sipiika Anitah Among gwebagamba nti azikozesa bubi; “Ekibuuzo kirina kubeera nti ssente zino zaali zaaki era zasaasanyizibwa zitya. Okusinga okulumba omuntu tubeere benkanya. Saagala kunenya Sipiika Anitah Among olwokuba akoledde abantu be mu kitundu kye naye nga waliwo Abakulembe ababbye Gavumenti nga tebalina kyebakoledde bantu.”
Naye Uganda erina ssente!
Leave a Reply