Sipiika Ssaabaminisita ne Vice Presidenti baliira ku nsiko? – Hon. Ssemujju

Omubaka wa Kira Municipality Hon.Ssemujju Ibrahim Nganda avuddeyo nalaga obweralikirivu bwe olwa Ssaabaminisita Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister nabamyuuka be 3 wamu n’omumyuuka wa Pulezidenti olwobutalabikako mu Palamenti.
“Sipiika tubuulire lwaki Ssaabaminisita, abamyuuka be wa n’omumyuuka wa Pulezidenti wamu ne Baminisita abamu batandise okwekweka.”
#PlenaryUg
Leave a Reply