Sipiika, Ssaabaminisita Poliisi yamukutte? – Hon. Ssemujju

Omwogezi wa Forum for Democratic Change – FDC era Omubaka wa Kira Municipality Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda; “Madam Speaker, olunaku lw’eggulo Ssaabaminisita teyabadde mu Palamenti, nolwaleero taliimu. Njagala okumanya nga bamukutte kuba yatwala amabaati 3000, oba akola sitaatimenti ku Poliisi, njagala kumanya.”

Leave a Reply