Sipiika Tayebwa ayisizza obuwumbi 207 okuduukirira Roko

Palamenti olunaku lw’eggulo ngekubirizibwa omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa yayisizza ensimbi obuwumbi 207 okuduukirira kkampuni ya ROKO Construction ltd. mu bizibu by’ensimbi byetubiddemu. Tayebwa yategeezezza Ababaka nti ensimbi zino zabadde zirina okuyisibwa oba si kyo kkampuni ya Roko yabadde egenda kugwa esaanewo.

Leave a Reply