Sipiika wa Kanso ya Iganga Central Division Paul Muwereza akwatiddwa Uganda Police Force kubigambibwa nti yajingirira emikono gy’aba Kansala wamu n’okuwaayo okwemulugunya okujingirire ku bakozi ba Munisipaali abenjawulo.
Ono akwatiddwa kubiragiro bya Minisita wa Gavumenti z’ebitundu Raphael Magyezi.