Kitalo!
Paddy Sserunjogi aka Sobbi omu ku basajja abatigomya nga Bannakampala yakubiddwa nattibwa abatuuze ababadde bataamye obugo bwebabadde bagenze n’ekibinja kyabavubuka okugoba abatuuze ku ttaka e Maddu Gomba eriweza Square mile emu nga likayanirwa abantu 2.