SP Onyango awonye abazigu

Amyuka omwogezi wa Poliisi SP Patrick Onyango, kigambibwa yasimatuse okuttibwa olunaku lw’eggulo ekiro mu Kireka Trading Centre abantu abatanategerekeka bwebagezezaako okumusikambula okuva boda boda ku ssaawa nga ttaano ez’ekiro. Kigambibwa nti ono n’owa boda boda eyabadde amuvuga bavuze mangu okutuuka ku kibinja ky’abantu ekyaleetedde abazigu okudduka.

Mukifaananyi tulaba SP Onyango nga alambuza abasirikale ba Poliisi bino byonna webyabadde.

Leave a Reply