Poliisi ekutte Ssali
27 — 06NUP ettukizza okubanja Abantu baayo
27 — 06Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avudde mu mbeera n’alagira Uganda Police Force okukwata bunnambiro akulira omuluka gw’e Nalweyo mu Disitulikiti y’e Kakumiro, Nakate Agnes oluvannyuma lw’abatuuze okumulumiriza okubaggyako ssente eziri wakati w’emitwalo 100,000 – 150,000 okubateeka ku lukalala lwabo abanaaganyulwa mu nsimbi z’emiruka ezimanyiddwa nga Parish Development Model.