Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja; “Okuteeka emisanvu mu makubo okukwasisa okugema abantu ekirwadde kya Ssenyigaomukambwe lumiimamawuggwe owa COVID-19 tekiri mu nkola yabusawo okwetoloola ensi yonna. Kino kirina okukoma embagirawo, abavunaanyizibwa ku byobulamu balina okufunayo enkola endala eziri mu mateeka okulaba nti abantu bajjumbira okugemebwa.”
Ssaabaminisita aweze okugema abasaabaze ku buwaze
