Ssaabaminisita Nabbanja awadde ab’e Banda obukadde 10

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka wamu nokuteekerateekera ebibuga Hon. Judith Nabakooba; “Olunaku olwaleero nkikiridde Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister mu misa ku St Joseph Parish Banda, bwebabadde bajaguza okuweza emyaka 16. Asiimye nnyo Dean, Parish Priest wamu nabagoberezi baabwe olwokwettanira enkola ya Gavumenti eya Parish Development Model. Ku lulwe mbawadde obukadde 10 bweyantisse buyambeko mu kuzimba ekkanisa.”

Leave a Reply