Ssaabaminisita wa Yuganda Dr. Ruhankana Rugunda agenze yetutte mu ‘self isolation’ oluvannyuma lw’abantu babadde akolagana nabo okukeberebwa nebasangibwa n’ekirwadde kya #COVID19.
Wabula agamba nti ye ebivudde mu ‘sample’ biraga nti talina #COVID-19.