Mu kiro ekikeesezza olwaleero Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’ayolekera olukalu lwa Bulaaya nga mu lugendo lwe luno awerekeddwako Nnaalinya Lubuga Agnes Nabaloga.
Ate ku kisaawe e Ntebe Empologoma ebadde ewerekeddwako Katikkiro wa Buganda Katikkiro Charles Peter Mayiga.